Romans 8:32-34

32 aOyo ataasaasira Mwana we ye, naye n’amuwaayo ku lwaffe ffenna, talituwa buwi bintu byonna awamu naye? 33 bAni aliroopa abalonde ba Katonda? Katonda y’awa obutuukirivu. 34 cAni alibasalira omusango? Kristo Yesu yafa, kyokka okusinga byonna yazuukizibwa, era ali ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda, ng’atwegayiririra.
Copyright information for LugEEEE